Ebirimu
Agusito 15, 2009
Ebitundu eby’Okusoma
EBITUNDU EBY’OKUSOMA MU WIIKI EYA:
Ssebutemba 28, 2009–Okitobba 4, 2009
Obulamu Obutaggwawo ku Nsi—Kisuubizo kya Katonda
OLUPAPULA 3
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 56, 100
Okitobba 5-11, 2009
Obulamu Obutaggwawo ku Nsi—Ssuubi lya Bakristaayo?
OLUPAPULA 7
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 83, 75
Okitobba 12-18, 2009
Essuubi ery’Obulamu Obutaggwawo ku Nsi Litegeerekeka Nate
OLUPAPULA 12
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 2, 98
Okitobba 19-25, 2009
‘Mwekuumirenga mu Kwagala kwa Katonda’
OLUPAPULA 18
ENNYIMBA EZINAAKOZESEBWA: 49, 38
Ekigendererwa ky’Ebitundu eby’Okusoma
Ebitundu eby’Okusoma 1-3 OLUPAPULA 3-16
Ebitundu bino byogera ku ssuubi ery’obulamu obutaggwawo ku nsi ery’esigamiziddwa ku Byawandiikibwa. Bijja kunyweza okukkiriza kwo mu ssuubi eryo eryawulawo Abakristaayo ab’amazima ku Kristendomu. Okukkiriza ng’okwo kuyinza okukuleetera essanyu era ne kukuwa obuvumu okwogera ku ssuubi lyo.
Ekitundu eky’Okusoma 4 OLUPAPULA 18-22
Ekitundu kino kiraga engeri ssatu mwe tusobola okwekuumira mu kwagala kwa Katonda. (Yud. 21) Kino tusobola okukikola (1) nga twagala abo Yakuwa b’ayagala, (2) nga tugondera abo abatukulembera, era (3) nga tufuba okusigala nga tuli bayonjo mu maaso ga Yakuwa.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO:
Okuzuula Eby’obugagga Ebyakwekebwa
OLUPAPULA 16
OLUPAPULA 23
OLUPAPULA 24
Weewale Ebintu Ebikuwugula mu ‘Lunaku olw’Amawulire Amalungi’
OLUPAPULA 28
Wali Obaddeko n’Enkizo? Wandyagadde Okuddamu Okugifuna?
OLUPAPULA 30