Ebirimu
Agusito 15, 2013
© 2013 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania. All rights reserved.
EBITUNDU EBY’OKUSOMA
SSEBUTEMBA 30, 2013–OKITOBBA 6, 2013
OLUPAPULA 3 • ENNYIMBA: 125, 66
OKITOBBA 7-13, 2013
OLUPAPULA 10 • ENNYIMBA: 119, 80
OKITOBBA 14-20, 2013
Buli Omu Alowoozenga ku Munne era Amuzzeemu Amaanyi
OLUPAPULA 18 • ENNYIMBA: 124, 20
OKITOBBA 21-27, 2013
Osaanidde Kuba Muntu wa Ngeri Ki?
OLUPAPULA 23 • ENNYIMBA: 61, 43
EBITUNDU EBY’OKUSOMA
▪ Mutukuziddwa
Ng’abaweereza ba Yakuwa, tutukuziddwa, oba twawuliddwawo okusobola okukola omulimu gwe. Mu kitundu kino tujja kwekenneenya Nekkemiya essuula 13. Tujja kulaba ebintu bina ebinaatuyamba okusigala nga tuli batukuvu.
▪ ‘Tonyiigiranga Yakuwa’
Ekitundu kino kiraga ebintu bitaano ebiyinza okuleetera Omukristaayo omwesigwa ‘okunyiigira Yakuwa.’ (Nge. 19:3) Ate era kiraga ebintu bitaano ebisobola okutuyamba okwewala okunenya Yakuwa olw’ebizibu bye tufuna.
▪ Buli Omu Alowoozenga ku Munne era Amuzzeemu Amaanyi
▪ Osaanidde Kuba Muntu wa Ngeri Ki?
Ekitundu ekisooka ku bitundu bino kiraga ebintu ebiyinza okutuyamba okuzziŋŋanamu amaanyi wadde nga twolekagana n’ebizibu ebitali bimu. Ekitundu eky’okubiri kiraga ebintu ebiyinza okutuyamba okuziyiza ebikemo Sitaani by’akozesa okwonoona enkolagana yaffe ne Katonda.
EBIRLALA EBIRI MU KATABO KANO
9 Yakuwa ‘Ansitulira Omugugu Gwange Buli Lunaku’
15 Abazadde—Mutendeke Abaana Bammwe Okuva nga Bakyali Bawere
KU DDIBA: Ababuulizi nga babuulira nnyumba ku nnyumba mu Erap, ekyalo ekiri mu nsozi z’e Morobe mu Papua New Guinea
PAPUA NEW GUINEA
Abantu: 7,013,829
Ababuulizi: 3,770
Bapayoniya aba Bulijjo Bali nga: 367
Abayizi ba Bayibuli: 5,091
Abaaliwo ku Kijjukizo mu 2012: 28,909
Okuvvuunula: Ennimi 14
Okutwalira awamu, buli mubuulizi yaleeta abantu mukaaga ku mukolo gw’Ekijjukizo