Ebirimu
Jjulaayi 15, 2014
© 2014 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
EBITUNDU EBY’OKUSOMA
SSEBUTEMBA 1-7, 2014
OLUPAPULA 7 ENNYIMBA: 63, 66
SSEBUTEMBA 8-14, 2014
Abantu ba Yakuwa ‘Balekayo Obutali Butuukirivu’
OLUPAPULA 12 ENNYIMBA: 64, 61
SSEBUTEMBA 15-21, 2014
OLUPAPULA 23 ENNYIMBA: 31, 92
SSEBUTEMBA 22-28, 2014
OLUPAPULA 28 ENNYIMBA: 102, 103
EBITUNDU EBY’OKUSOMA
▪ “Yakuwa Amanyi Ababe”
▪ Abantu ba Yakuwa ‘Balekayo Obutali Butuukirivu’
Ebitundu bino bijja kutuyamba okutegeera amakulu g’ebigambo ebiri mu 2 Timoseewo 2:19, awamu n’akakwate akali wakati w’ebigambo ebyo n’ebintu ebyaliwo mu kiseera kya Musa. Era bijja kutuyamba okulaba engeri Abakristaayo gye bayinza okulaga nti ‘ba Yakuwa’ n’engeri gye bayinza ‘okulekayo obutali butuukirivu.’
▪ “Mmwe Muli Bajulirwa Bange”
▪ “Muliba Bajulirwa Bange”
Mu bitundu bino, tujja kulaba kye kitegeeza okuyitibwa Abajulirwa ba Yakuwa. Laba ensonga lwaki tusaanidde okuba abanyiikivu mu mulimu gw’okuwa obujulirwa ku Yakuwa ne Yesu n’ensonga lwaki kikulu nnyo okweyisa mu ngeri eweesa Katonda ne Kristo ekitiibwa.
KU DDIBA: Bannyinaffe babiri nga bakozesa akatabo Kiki Ddala Baibuli Ky’Eyigiriza? okubuulira abakazi babiri aboogera olulimi Olundebere era abambadde engoye zaabwe ez’ekinnansi. Batudde mu maaso g’ennyumba emu ey’omu kyalo. Abandebere bali ebitundu bibiri ku buli kikumi ku bantu bonna abali mu nsi eyo
SOUTH AFRICA
ABANTU
50,500,000
ENTIKKO Y’ABABUULIZI
94,101
ABABUULIZI ABOOGERA OLUNDEBERE
1,003