Ebirimu
Agusito 15, 2015
© 2015 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
EBITUNDU EBY’OKUSOMA
SSEBUTEMBA 28, 2015–OKITOBBA 4, 2015
Fumiitiriza ku Kwagala kwa Yakuwa Okutajjulukuka
OLUPAPULA 9
OKITOBBA 5-11, 2015
OLUPAPULA 14
OKITOBBA 12-18, 2015
OLUPAPULA 19
OKITOBBA 19-25, 2015
Weegendereze Abo b’Ofuula Mikwano Gyo
OLUPAPULA 24
EBITUNDU EBY’OKUSOMA
▪ Fumiitiriza ku Kwagala kwa Yakuwa Okutajjulukuka
Yakuwa alaga abantu be okwagala okutajjulukuka. Ekitundu kino kiraga engeri Yakuwa gy’akiraze nti ayagala nnyo abantu be. Okufumiitiriza ku ngeri Yakuwa gy’atulazeemu okwagala, kijja kutuleetera okwongera okumwagala.
▪ Lindirira Enkomerero!
▪ Weeteekereteekere Ensi Empya
Ka tube nga tumaze bbanga ki nga tulindirira ensi empya, ekyo tekisaanidde kutuleetera kulowooza nti ebisuubizo bya Katonda tebijja kutuukirira. Ebitundu bino biraga obukakafu obulaga nti enkomerero eri kumpi era biraga engeri gye tuyinza okugyetegekeramu.
▪ Weegendereze Abo b’Ofuula Mikwano Gyo
Lwaki kikulu nnyo okwewala emikwano emibi mu nnaku zino ez’enkomerero? Ekigambo Kya Katonda kituyamba kitya okwewala emikwano emibi? Ebibuuzo ebyo n’ebirala biddibwamu mu kitundu kino.
EBIRALA EBIRI MU KATABO KANO
KU DDIBA: Ow’oluganda omuvubuka ng’abuulira mbagirawo mu kibuga Esperanza ng’akozesa emu ku vidiyo eziri ku jw.org.
ARGENTINA
ABANTU
42,670,000
ABABUULIZI
150,171
BAPAYONIYA ABA BULIJJO
18,538
ABAYIZI BA BAYIBULI
126,661
OMUKOLO GW’EKIJJUKIZO (2014)