Gw’Okusoma mu Kibiina
MAAKI 2016
EBITUNDU EBY’OKUSOMA: MAAYI 2-29, 2016
© 2016 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
EKIFAANANYI KU DDIBA
BUBIRIGI
Ekizimbe ky’Obwakabaka eky’e Wijnegem kiri ku lumu ku nguudo ezisinga okukozesebwa abantu abangi. Akapande ka JW.ORG kaateekebwa ku kizimbe buli omu w’asobola okukalabira obulungi
ABANTU
11,132,269
ABABUULIZI
25,839
ABAALIWO KU KIJJUKIZO (2014)
44,635
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire.
Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku www.pr418.com.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.