Ogw’Okusoma mu Kibiina
APULI 2017
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: MAAYI 29–JJULAAYI 2, 2017
© 2016 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
EKIFAANANYI KU DDIBA:
ZAMBIA
Ekibinja ky’ab’oluganda mu Lusaka, Zambia, nga bagenda okubuulira. Ekizimbe kyabwe eky’Obwakabaka bakirabirira bulungi era kiweesa Yakuwa ekitiibwa
ABABUULIZI
183,586
ABAYIZI BA BAYIBULI
415,706
ABAALIWO KU KIJJUKIZO (2016)
782,527
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire.
Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku www.pr418.com/lg.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.