Ogw’Okusoma mu Kibiina
JJUUNI 2017
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: JJULAAYI 31–AGUSITO 27, 2017
© 2017 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
EKIFAANANYI KU DDIBA:
BUYONAANI
Ab’oluganda okuva mu maka ag’enjawulo mu Buyonaani ababeera okumpi n’ekibuga Asene nga bayimba ennyimba z’Obwakabaka
ABABUULIZI
28,816
ABAYIZI BA BAYIBULI
13,237
ABAALIWO KU KIJJUKIZO (2016)
46,822
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire.
Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku www.pr418.com/lg.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.