Ogw’Okusoma
MAAKI 2018
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: APULI 30–JJUUNI 3, 2018
© 2017 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
EKIFAANANYI KU DDIBA:
CROATIA
Ab’oluganda babiri nga bawa tulakiti omusiizi wa langi atudde ku lutindo mu maaso g’ekizimbe ekikadde ekyazimbibwa mu kyasa ekya 16, okumpi n’ekibuga Split
ABABUULIZI
5,335
ABAYIZI BA BAYIBULI
2,123
ABAALIWO KU KIJJUKIZO (2016)
8,434
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire.
Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku www.pr418.com/lg.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.