Ebirimu
WIIKI EYA DDESEMBA 3-9, 2018
WIIKI EYA DDESEMBA 10-16, 2018
Leero abantu bangi balimba. Okulimba kwatandika kutya? Bulimba ki obwasooka? Tuyinza tutya okwekuuma ne tutalimbibwa, era tuyinza tutya okukyoleka nti twogera amazima eri bannaffe? Ebintu Bye Tukozesa Okuyigiriza tuyinza tutya okubyeyambisa mu kuyigiriza abantu amazima? Ebitundu bino biddamu ebibuuzo ebyo.
17 Ebyafaayo—Yakuwa Yampa Emikisa olw’Ebyo Bye Nnasalawo
WIIKI EYA DDESEMBA 17-23, 2018
22 Weesige Omukulembeze Waffe—Kristo
WIIKI EYA DDESEMBA 24-30, 2018
27 Sigala ng’Olina Emirembe ku Mutima Wadde nga Wazzeewo Enkyukakyuka
Abantu abatatuukiridde tekitera kutwanguyira kutuukana na nkyukakyuka eziba zizzeewo mu bulamu bwaffe oba mu kibiina. Ebitundu bino ebibiri bijja kutuyamba okumanya engeri gye tusobola okusigala nga tulina emirembe mu mutima era nga twesiga Omukulembeze waffe Kristo ne bwe waba nga wazzeewo enkyukakyuka ze tubadde tutasuubira.