Tunuulira Olupapula olw’Emabega
Olupapula olw’emabega olwa ki? Olwa Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka obwafulumizibwa emabega. Okufuna amagezi ku ngeri y’okugabamu brocuwa ez’enjawulo ezinaagabwa mu buweereza mu mwezi guno n’ogujja, tunulako mu obwo obw’emyezi gya Jjulaayi ne Agusito 1995, 1996, 1997, ne 1998.