LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • km 12/00 lup. 7
  • Ebirango

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ebirango
  • Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2000
Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2000
km 12/00 lup. 7

Ebirango

◼ Ebitabo eby’okugaba mu Ddesemba: Okumanya Okukulembera Okutuuka mu Bulamu Obutaggwaawo ne New World Translation. Jjanwali: Ekitabo kyonna eky’empapula 192 ekyakubibwa nga 1986 tegunnatuuka ekiri mu kibiina. Ebibiina ebirina ekitabo Mankind’s Search for God nakyo biyinza okukigaba. Febwali: Life​—How Did It Get Here? By Evolution or by Creation?, Revelation​—Its Grand Climax At Hand!, oba ekitabo kyonna eky’empapula 192 ekiri mu kibiina. Maaki: Okumanya Okukulembera Okutuuka mu Bulamu Obutaggwaawo. Okufuba okw’enjawulo kujja kukolebwa okusobola okutandika okuyigiriza abantu Baibuli mu maka gaabwe.

◼ Ebibiina byanditandise okulagiriza emizingo gya The Watchtower ne Awake! egya 2000 nga biwaayo okusaba kwabyo okw’ebitabo bya Ddesemba. Emizingo gino gijja kufunika mu Lufalansa n’Olungereza. Okutuusa nga emizingo egyo gimaze okufunika era nga giweerezeddwa eri ebibiina, ku foomu gijja kulagibwa nga “Egitannakolwako” ku nkalala z’ebitabo ebiweerezeddwa eri ebibiina. emizingo giri mu ttuluba ly’ebitabo ebiragirizibwa mu ngeri ey’enjawulo.

◼ Obupapula obuyita abantu okubeerawo ku kijjukizo eky’omwaka 2001 obuli mu lulimu olukozesebwa mu buli kibiina buteekeddwa wamu ne foomu eziweerezebwa buli mwaka. Bwe kiba nti ennimi endala zoogerwa mu kitundu kyammwe era nga mwandyagadde okufuna obupapula obwo mu nnimi ezo, bulina okulagirizibwa amangu ddala ku Foomu Okusabirwa Ebitabo (S-14). Obupapula obuyita abantu okubeerawo ku kijjukizo bujja kufunibwa mu Lufalansa, Luganda, Lugujarati, Luhindi, Lungereza, Lupunjabi, Lurundi, n’Oluswayiri. Musabibwa okulagiriza obwo bwokka obuli mu nnimi ezikozesebwa mu kitundu kyammwe.

◼ Okubala ebitabo byonna ne magazini eziri mu kibiina okukolebwa buli mwaka kulina okukolebwa nga Ddesemba 31, 2000, oba amangu ddala nga bwe kisoboka. Okubala kuno kufaanagana n’okwo okukolebwa omuweereza akola ng’omutabaganya ku bitabo kw’akola buli mwezi, era omuwendo ogw’awamu gulina okuteekebwa ku foomu y’Ebitabo Ebibaliddwa (S-18). Omuwendo ogw’awamu ogwa magazini eziriwo guyinza okufunibwa okuva ew’omuweereza akola ku magazini mu buli kibiina. Buli kibiina ekitabaganya kijja kufuna foomu satu Ezibalirwako Ebitabo (S-18). Osabibwa okuweereza kopi esooka ku Sosayate obutasukka Jjanwali 6. Kopi ey’okubiri gitereke mu fayiro zo. Kopi ey’okusatu muyinza okugikozesa nga mubala ebitabo. Omuwandiisi w’ekibiina ekitabaganya alina okulabirira okubala okwo. Omuwandiisi n’omukadde akubiriza akakiiko k’abakadde k’ekibiina ekitabaganya bajja kussa emikono ku foomu.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share