LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • km 8/03 lup. 7
  • Ebirango

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ebirango
  • Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2003
Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2003
km 8/03 lup. 7

Ebirango

◼ Ebitabo eby’okugaba mu Agusito: Emu ku brocuwa zino eziddirira ey’empapula 32 eyinza okukozesebwa: Ddala Katonda Afaayo gye Tuli?, Emyoyo gy’Abafu​—Giyinza Okutuyamba oba Okutulumya? Ddala Gye Giri?, Gavumenti Eneereeta Olusuku lwa Katonda ku Nsi, “Look! I Am Making All Things New,” Kiki Ekibaawo Bwe Tufa?, Nyumirwa Obulamu ku Nsi Emirembe Gyonna!, Osobola Okubeera Mukwano gwa Katonda, Ozudde Ekkubo Erituuka mu Bulamu Obutaggwaawo?, Should You Believe in the Trinity?, The Divine Name That Will Endure Forever, What Is the Purpose of Life​—How Can You Find It?, ne When Someone You Love Dies. Brocuwa A Book for All People, A Satisfying Life​—How to Attain It, Our Problems​—Who Will Help Us Solve Them?, ne Will There Ever Be a World Without War? ziyinza okugabibwa we kisaanira. Baibuli eya New World Translation of the Christian Greek Scriptures ng’eri mu Luswayiri, nayo eyinza okugabibwa mu myezi egyo. Ssebutemba: Life​—How Did It Get Here? By Evolution or by Creation?, Revelation​—Its Grand Climax at Hand! ne Osobola Okuba Omulamu Emirembe Gyonna mu Lusuku lwa Katonda ku Nsi mu Luswayiri. Okitobba: Magazini Omunaala gw’Omukuumi ne Awake! Bw’osanga abaagala okumanya ebisingawo, bawe brocuwa Atwetaagisa, era fuba okufuna abayizi ba Baibuli. Noovemba: Mugabe akatabo Okumanya oba brocuwa Atwetaagisa. Abantu bwe baba ng’ebyo babirina, mubawe akatabo Sinza Katonda oba ekitabo kyonna ekikadde.

◼ Ebitabo ebiriwo ebiyinza okusabibwa awamu n’ebitabo ebirala eby’ekibiina omulundi oguddako bye bino: Amawulire g’Obwakabaka Na. 36, “Olwasa Oluppya​—Osuubira Ki mu Biseera eby’Omu Maaso?”​—Lungereza; Amawulire g’Obwakabaka Na. 34, “Lwaki Waliwo Ebizibu Bingi mu Bulamu?”​—Lungereza; 2000 Yearbook of Jehovah’s Witnesses, nga mulimu ebyafaayo ebikwata ku Bungereza, Czech, ne Madagascar; New World Translation of the Christian Greek Scriptures​—Luswayiri.

◼ Okutandika ne wiiki eya Okitobba 20, 2003, tujja kusoma akatabo Sinza Katonda Omu Ow’Amazima mu Lukuŋŋaana lw’Okusoma Ekitabo okw’Ekibiina.

◼ Omukadde akubiriza akakiiko k’abakadde oba omuntu omulala yenna gw’aba alonze asaanidde okwekenneenya ebiwandiiko by’embalirira y’ekibiina nga Ssebutemba 1 oba amangu ddala oluvannyuma lw’olunaku olwo. Nga kino kimaze okukolebwa, mukirange eri ekibiina oluvannyuma lw’okusoma lipoota y’eby’embalirira eddako.

◼ Nga Agusito 29 ne 30, 2003, ebitabo ebiri ku Beseri bijja kubalibwa. N’olw’ensonga eyo, okusaba ebitabo okw’ebibiina tekujja kukolwako mu nnaku ezo.

◼ Ebibiina byanditandise okulagiriza 2004 Calendar of Jehovah’s Witnesses, akatabo Okwekenneenya Ebyawandiikibwa Buli Lunaku​—2004, ne 2004 Yearbook of Jehovah’s Witnesses nga biddamu okulagiriza ebitabo. Olukalala olulaga ennimi ebintu ebyo mwe ziri lujja kubeera mu “Kirango Eri Ebibiina Byonna,” ekiweerezebwa eri ebibiina byonna buli mwezi.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share