Ebyatuukibwako mu Buweereza bw’Ennimiro
Kenya: Mu Agusito twatuuka ku ntikko empya ey’ababuulizi 23,801. Abaaliwo ku mukolo gw’Ekijjukizo omwaka guno baali 61,689.
Tanzania: Ku nkomerero y’omwaka oguwedde Tanzania yalina okweyongerayongera kw’ababuulizi kwa butundu bubiri ku buli kikumi, era kizzaamu amaanyi okulaba nti okutwalira awamu buli mubuulizi yalina omuyizi omu.
Uganda: Mu Agusito twatuuka ku ntikko empya ey’ababuulizi 4,945.