Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Noovemba 8
WIIKI ETANDIKA NOOVEMBA 8
□ Okusoma Baibuli okw’Ekibiina:
□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Baibuli: 1 Ebyomumirembe 21-25
Na. 1: 1 Ebyomumirembe 22:11-19
Na. 2: Tusobola Tutya Okweyongera Okwagala Amazima?
Na. 3: Abajulirwa ba Yakuwa Batuuka Batya ku Nnyinnyonnyola Yaabwe eya Baibuli? (rs-E lup. 204 ¶2–lup. 205 ¶3)
□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Ddak. 5: Ebirango.
Ddak. 15: Noonya era Okozese Buli Kakisa k’Ofuna Okubuulira. (Bik. 16:13) Kukubaganya birowoozo nga kwesigamiziddwa ku katabo 2010 Yearbook, olupapula 43, akatundu 1-2; olupapula 59, akatundu 2; n’olupapula 62, akatundu 2, okutuuka ku lupapula 63, akatundu 1. Ng’omaze okwogera ku buli kyakulabirako, saba abawuliriza boogere ku ebyo bye bayize.
Ddak. 15: “Ennimiro Zituuse Okukungula.” Kubuuza bibuuzo na kuddamu.