Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjuuni 20
WIIKI ETANDIKA JJUUNI 20
Oluyimba 63 n’Okusaba
□ Okusoma Bayibuli okw’Ekibiina:
fy sul. 5 ¶1-5 (Ddak. 25)
□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Bayibuli: Zabbuli 45-51 (Ddak. 10)
Na. 1: Zabbuli 48:1–49:9 (Ddak. 4 oba obutawera)
Na. 2: Obwakabaka bwa Katonda Gavumenti ya Ddala?—rs-E lup. 226 ¶1-2 (Ddak. 5)
Na. 3: Bwe Kiba nti Obulamu Kirabo, Lwaki Tulina Okukolerera Obulokozi Bwaffe?—Bar. 6:23; Baf. 2:12 (Ddak. 5)
□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Ddak. 5: Ebirango.
Ddak. 30: “Ennaku Ssatu ez’Okuzzibwamu Amaanyi mu by’Omwoyo.” Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Mukubaganye ebirowoozo ku kitundu ekirina omutwe, “Okujjukizibwa Okukwata ku Lukuŋŋaana lwa Disitulikiti olwa 2011.” Bwe munaaba mukubaganya ebirowoozo ku katundu 5, saba omulabirizi w’obuweereza annyonnyole ebikwata ku nteekateeka ez’okugaba obupapula obuyita abantu ku Lukuŋŋaana.
Oluyimba 107 n’Okusaba