Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Febwali 10
WIIKI ETANDIKA FEBWALI 10
Oluyimba 57 n’Okusaba
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:
cl sul. 2 ¶21-24, akas. ku lup. 24 (Ddak. 30)
Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Bayibuli: Olubereberye 25-28 (Ddak. 10)
Na. 1: Olubereberye 25:19-34 (Ddak. 4 oba obutawera)
Na. 2: Abo Abagenda Okufuga ne Yesu Nabo Bazuukizibwa na Mubiri gwa Mwoyo—rs-E lup. 335 ¶4–lup. 336 ¶2 (Ddak. 5)
Na. 3: Bannabbi ab’Obulimba Tubategeerera ku Ki?—td 3A (Ddak. 5)
Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Ddak. 15: Biki Bye Tuyigamu? Kukubaganya birowoozo. Musome Yokaana 4:6-26. Mukubaganye ebirowoozo ku ngeri ennyiriri ezo gye ziyinza okutuyambamu mu buweereza bwaffe.
Ddak. 15: “Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe—Okuwandiika Ebikwata ku Oyo Aba Asiimye Obubaka Bwaffe.” Kukubaganya birowoozo. Bwe muba mukubaganya ebirowoozo ku buli nsonga eri wansi w’omutwe “Engeri y’Okukikolamu,” saba abawuliriza boogere ensonga lwaki amagezi agaweereddwa ga muganyulo.
Oluyimba 98 n’Okusaba