Ebyatuukibwako mu Mulimu gw’Okubuulira
Kenya: Mu Agusito 2013, baatuuka ku ntikko empya ey’ababuulizi 25,900, ne bapayoniya aba bulijjo 2,866. Waaliwo okweyongerayongera kwa babuulizi 3 ku buli kikumi.
Tanzania: Mu Agusito 2013, baatuuka ku ntikko empya eya bapayoniya aba bulijjo 1,488, era waaliwo okweyongerayongera kwa babuulizi 5 ku buli kikumi.
Uganda: Mu Agusito 2013, twatuuka ku ntikko empya ey’ababuulizi 6,353, era okwo kwali kweyongerayongera kwa babuulizi 7 ku buli kikumi.