Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjuuni 2
WIIKI ETANDIKA JJUUNI 2
Oluyimba 134 n’Okusaba
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina:
cl sul. 8 ¶1-8 (Ddak. 30)
Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Bayibuli: Okuva 38-40 (Ddak. 10)
Na. 1: Okuva 40:20-38 (Ddak. 4 oba obutawera)
Na. 2: Ssabbiiti Erina Makulu Ki eri Abakristaayo?—(w11 7/15 lup. 28 ¶16-17; birongoosaamu ebyo ebiri mu rs-E lup. 349) (Ddak. 5)
Na. 3: Bayibuli ky’Etutegeeza ku Mukolo ogw’Okujjukira Okufa kwa Yesu—td 9A (Ddak. 5)
Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Ddak. 10: Okugaba Magazini mu Jjuuni. Kukubaganya birowoozo. Sooka olage ebyokulabirako ku ngeri magazini zombi gye ziyinza okugabibwamu ng’okozesa ennyanjula eziri ku lupapula luno. Oluvannyuma yogera ku buli emu ku nnyanjula ezo. Ng’ofundikira, kubiriza bonna okusoma magazini ezo n’okufuba okuzigaba.
Ddak. 10: Ebyetaago by’ekibiina.
Ddak. 10: Twakola Tutya? Kukubaganya birowoozo. Saba abawuliriza boogere ku ngeri gye baaganyulwa mu kukozesa amagezi agaaweebwa mu kitundu ekyalina omutwe ogugamba nti: “Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe—Okutegeka Ennyanjula Ezisikiriza,” era boogere ku birungi ebyavaamu.
Oluyimba 44 n’Okusaba