EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | NEKKEMIYA 5-8
Nekkemiya Yali Mulabirizi Mulungi
Tisiri 455 E.E.T.
Kirabika guno gwe mulundi Nekkemiya lwe yayita abantu okujja okusinza
Abantu baasanyuka nnyo
Emitwe gy’amaka baakuŋŋaana okulaba engeri gye bandyeyongedde okukwata Amateeka ga Katonda
Abantu beeteekateeka okukwata Embaga ey’Ensiisira