LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb16 Febwali lup. 7
  • Eseza Yalwanirira Abantu ba Katonda

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Eseza Yalwanirira Abantu ba Katonda
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Similar Material
  • Yalwanirira Abantu ba Katonda
    Koppa Okukkiriza Kwabwe
  • Yayoleka Amagezi n’Obuvumu, era Teyeefaako Yekka
    Koppa Okukkiriza Kwabwe
  • Okunokolayo Ebimu ku Biri mu Kitabo kya Eseza
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2006
  • Eseza Yali Ayagala Nnyo Yakuwa n’Abantu Be
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Febwali lup. 7

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ESEZA 1-5

Eseza Yalwanirira Abantu ba Katonda

Eseza yayoleka okukkiriza okw’amaanyi n’obuvumu ng’alwanirira abantu ba Katonda

  • Omuntu eyagenda eri kabaka nga tayitiddwa yabanga asobola okuttibwa. Waali wayiseewo ennaku 30 nga kabaka tayita Eseza kugenda gyali

  • Kabaka Akaswero era nga kirabika ye yayitibwanga Zakisiisi I, yali mukambwe nnyo. Lumu yalagira ne basalamu omusajja ebitundu bibiri, abeere ekyokulabirako eri abalala. Ate era mukyala we Vasuti bwe yamujeemera, yamuggya ku bwa nnaabakyala

  • Eseza yalina okubotola ekyama nti Muyudaaya, era n’okumatiza kabaka nti omuwabuzi we gwe yali yeesiga yali amulimbye

Nnaabakyala Eseza ng’akutte ku muggo Kabaka Akaswero gwe yali amugololedde mu lubiri lwa kabaka
    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share