LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb16 Febwali lup. 7
  • Febwali 29–Maaki 6

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Febwali 29–Maaki 6
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Febwali lup. 7

Febwali 29–Maaki 6

ESEZA 1-5

  • Oluyimba 86 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Eseza Yalwanirira Abantu ba Katonda”: (Ddak. 10)

    • [Musseeko vidiyo, Okwanjula Ekitabo kya Eseza.]

    • Es 3:5-9​—Kamani yali ayagala okusaanyaawo abantu ba Katonda (ia 131 ¶18-19)

    • Es 4:11–5:2​—Okukkiriza okw’amaanyi Eseza kwe yalina kwamuyamba obutatya kufa (ia 125 ¶2; 134 ¶24-26)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Es 2:15​—Eseza yayoleka atya obwetoowaze n’okwefuga? (w06 3/1 5 ¶8)

    • Es 3:2-4​—Kiki ekiyinza okuba nga kye kyaleetera Moluddekaayi okugaana okuvunnamira Kamani? (ia 130 ¶18)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: Es 1:1-15 (Ddak. 4 oba obutawera)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Laga ekyokulabirako ng’omubuulizi agaba brocuwa Wuliriza Katonda. Alekawo kye banaayogerako ng’azzeeyo.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Laga ekyokulabirako ng’omubuulizi azzeeyo eri omuntu gwe yalekera brocuwa Wuliriza Katonda. Akozesa ebyo ebiri ku lupapula 2-3. Alekawo kye banaayogerako ng’azzeeyo.

  • Ng’Otandise Okuyigiriza Omuntu: (Ddak. 6 oba obutawera) Laga ekyokulabirako ng’omubuulizi atandise okuyigiriza omuntu gye yawa brocuwa Wuliriza Katonda. Akozesa ebyo ebiri ku lupapula 4-5 mu katabo Wuliriza Katonda Obe Mulamu Emirembe Gyonna. (km 7/12 2-3 ¶4)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 71

  • Ebyetaago by’ekibiina: (Ddak. 10)

  • Oganyuddwa Otya mu Nteekateeka Empya ey’Enkuŋŋaana?: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Saba abawuliriza boogere ku ngeri gye baganyuddwa mu nteekateeka empya ey’enkuŋŋaana za wakati mu wiiki. Kubiriza bonna okutegekanga obulungi basobole okuganyulwa mu bujjuvu.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: ia sul. 10 ¶1-11, akas. ku lup. 86 (Ddak. 30)

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 149 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share