Oluyimba 71
Ekirabo kya Katonda eky’Omwoyo Omutukuvu
Printed Edition
	1. Katonda waffe oli mukulu,
’Kusinga emitima gyaffe.
Tutikkule emigugu gyaffe,
Tubudaabudenga n’omwoyo gwo.
2. Tukusobya bulijjo Kitaffe;
Tuwaba emirundi mingi.
Tukwegayirira otuwenga
Omwoyo gwo gutuluŋŋamyenga.
3. Bwe tuba tuweddemu amaanyi,
Omwoyo gwo gutuzza buggya.
Tuwenga ’maanyi agava gy’oli;
Tuwe omwoyo gwo ’mutukuvu.
(Era laba Zab. 51:11; Yok. 14:26; Bik. 9:31.)