Oluyimba 149
Okusiima Yakuwa olw’Ekinunulo
Printed Edition
	Wanula:
- Yakuwa, Katonda - tuli mu maaso go, - Kubanga watulaga - okwagala kungi. - Wawaayo ’Mwana wo omu - gw’oyagala, - Kuba oyagala ’bantu - babe balamu. - (CHORUS) - Yesu yatufiiririra - Tusobole okuteebwa. - Okuviira - ddala ku mutima, tukwebaza. 
- Ne Yesu kyeyagalire - yajja ku nsi, - N’awaayo ’bulamu bwe - kuba yatwagala. - Kati tulina essuubi - ekkakafu, - Ery’okubeera ’balamu - ’mirembe gyonna. - (CHORUS) - Yesu yatufiiririra - Tusobole okuteebwa. - Okuviira - ddala ku mutima, tukwebaza. 
(Era laba Beb. 9:13, 14; 1 Peet. 1:18, 19.)