LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • sjj oluyimba 155
  • Essanyu Lyaffe Ery’Olubeerera

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Essanyu Lyaffe Ery’Olubeerera
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Similar Material
  • Essanyu—Ngeri Gye Tufuna Okuva eri Katonda
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2018
  • Okutendereza Kabaka w’Ensi Omuggya
    Muyimbire Yakuwa
  • Nyweza Amazima
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Nyweza Amazima
    Muyimbire Yakuwa
See More
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 155

OLUYIMBA 155

Essanyu Lyaffe Ery’Olubeerera

(Zabbuli 16:11)

  1. 1. Emmunyeenye mu bwengula

    Zaakaayakana

    Enjub’e vaayo n’ereeta

    Ekitangaala.

    Ggwe watond’e nsi n’ennyanja,

    Buli kimu kye watonda

    Kyakusanyusa.

    (CHORUS)

    Bye watonda bisanyusa,

    N’emikisa gy’otuwa ffe,

    N’ens’e ’mpya gye tulinda.

    Okwagala kw’otulaga

    Kwa mirembe na mirembe.

    Ggwe Nsibuko y’essanyu

    Ery’olubeerera.

  2. 2. Yakuwa, watuwa byonn’e

    ’Bireet’e ssanyu.

    Bye tulaba, bye tulyako,

    Bye tuwulira.

    Tewaliiwo kye tujula;

    Wayagala tusanyuke

    ’Mirembe gyonna.

    (CHORUS)

    Bye watonda bisanyusa,

    N’emikisa gy’otuwa ffe,

    N’ens’e ’mpya gye tulinda.

    Okwagala kw’otulaga

    Kwa mirembe na mirembe.

    Ggwe Nsibuko y’essanyu

    Ery’olubeerera.

    (BRIDGE)

    Wawaayo ’Mwana wo

    N’ajja n’atufiirira

    Ne kitusobozesa ffe

    Okufun’e ssanyu lino!

    (CHORUS)

    Bye watonda bisanyusa,

    N’emikisa gy’otuwa ffe,

    N’ens’e ’mpya gye tulinda.

    Okwagala kw’otulaga

    Kwa mirembe na mirembe.

    Ggwe Nsibuko y’essanyu

    Ery’olubeerera.

    (CHORUS)

    Bye watonda bisanyusa,

    N’emikisa gy’otuwa ffe,

    N’ens’e ’mpya gye tulinda.

    Okwagala kw’otulaga

    Kwa mirembe na mirembe.

    Ggwe Nsibuko y’essanyu

    Ery’olubeerera.

(Laba ne Zab. 37:4; 1 Kol. 15:28.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share