LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb16 Ssebutemba lup. 5
  • Ssebutemba 19-25

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Ssebutemba 19-25
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Ssebutemba lup. 5

Ssebutemba 19-25

ZABBULI 135-141

  • Oluyimba 59 n’okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Twakolebwa mu Ngeri ey’Ekitalo”: (Ddak. 10)

    • Zb 139:14​—Okufumiitiriza ku bikolwa bya Yakuwa kituleetera okweyongera okumwagala (w07 7/1 15  ¶1-4)

    • Zb 139:15, 16​—Engeri obutoffaali bw’emibiri gyaffe gye bwakolebwamu eraga nti Yakuwa wa maanyi era wa magezi (w07 7/1 16-17 ¶7-11)

    • Zb 139:17, 18​—Obusobozi bw’okwogera n’okulowooza butufuula ba njawulo ku bisolo (w07 7/1 17 ¶12-13; w06 10/1 32 ¶7)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Zb 136:15​—Olunyiriri luno lutuyamba kutegeera ki ku ebyo ebyaliwo ng’Abayisirayiri bava e Misiri? (it-1-E 783 ¶5)

    • Zb 141:5​—Kabaka Dawudi yalina ndowooza ki ennuŋŋamu? (w15 4/15 31 ¶1)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Zb 139:1-24

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) wp16.5 16

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) wp16.5 16​—Muyite abeewo mu nkuŋŋaana.

  • Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) fg essomo 8 ¶8​—Laga omuyizi engeri gy’ayinza okussa mu nkola ebyo by’ayize.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 57

  • “By’Osaanidde Okwewala ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli”: (Ddak. 15) Nga mumaze okukubaganya ebirowoozo ku kitundu kino, mulabe vidiyo eraga engeri embi n’engeri ennungi ey’okuyigiriza nga tukozesa akatabo Baibuli Ky’Eyigiriza olupapula 29, akatundu 7. Ababuulizi basaanidde okugoberera mu butabo bwabwe. Jjukiza abo ababa n’emboozi mu lukuŋŋaana lw’Obulamu bw’Ekikristaayo nti bwe bakolera ku magezi agaweereddwa mu kitundu kino bajja kusobola obutasussa mu biseera bibaweebwa.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv lup. 3​—sul. 1 ¶1-9

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 3 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share