EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ZABBULI 120-134
“Obuyambi Bwange Buva eri Yakuwa”
Zabbuli 120 okutuuka 134 ziyitibwa Ennyimba ez’Okwambuka. Kigambibwa nti Abayisirayiri baayimbanga ennyimba ezo n’essanyu, bwe baabanga bambuka e Yerusaalemi ekyali mu nsozi za Yuda, nga bagenda ku mbaga ezaabangayo buli mwaka.
Yakuwa akuuma abantu be era ageraageranyizibwa ku . . .
mukuumi atasumagira
kisiikirize
musirikale ali ku mukono gwaffe ogwa ddyo