LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb16 Noovemba lup. 7
  • Abavubuka—Temulwawo Kweteerawo Biruubirirwa eby’Omwoyo

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Abavubuka—Temulwawo Kweteerawo Biruubirirwa eby’Omwoyo
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Similar Material
  • Kaweefube ow’okuyita abantu ku Lukuŋŋaana lwa Disitulikiti “Okununulibwa Kuli Kumpi!”
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2006
  • Abavubuka, Mulina Ebiruubirirwa eby’Omwoyo?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2018
  • Abavubuka Mukulaakulana mu by’Omwoyo?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2003
  • Okugaziya Obuweereza Bwaffe
    Tutegekeddwa Okukola Yakuwa by’Ayagala
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Noovemba lup. 7

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Abavubuka—Temulwawo Kweteerawo Biruubirirwa eby’Omwoyo

Kyangu okulowooza nti tujja kusigala nga tuli bavubuka ennaku zonna era nti tetulituuka mu ‘nnaku ez’obuyinike’ ezijja ng’omuntu akaddiye. (Mub 12:1) Bw’oba ng’okyali muvubuka, kiba kituufu obuteeteerawo biruubirirwa bya mwoyo ng’olowooza nti okyalina ebiseera bingi nnyo?

“Ebintu ebitasuubirwa” bitutuukako ffenna, nga mw’otwalidde n’abavubuka. (Mub 9:11) Ate era, “temumanyi kijja kutuuka ku bulamu bwammwe enkya.” (Yak 4:14) N’olwekyo, bw’oba nga tolina kikulemesa, tolwawo kweteerawo biruubirirwa bya mwoyo. Yingira mu mulyango omunene ogw’okukola emirimu ng’oluggi lukyali luggule. (1Ko 16:9) Bw’onookola bw’otyo, tojja kwejjusa.

Ebiruubirirwa eby’omwoyo bye muyinza okweteerawo:

  • Mwanyinaffe omuvubuka ng’abuulira mu lulimi olulala

    Okubuulira mu lulimi olulala

  • Abavubuka abaweereza nga bapayoniya

    Okuweereza nga payoniya

  • Abavubuka nga bali mu limu ku masomero g’ekibiina

    Okugenda mu masomero g’ekibiina

  • Abavubuka nga bazimba Ekizimbe ky’Obwakabaka

    Okuzimba Ebizimbe by’Obwakabaka

  • Omuvubuka aweereza ku Beseri

    Okuweereza ku Beseri

  • Ow’oluganda omuvubuka aweereza ng’omulabirizi w’ekitundu

    Okuweereza ng’omulabirizi w’ekitundu

Wandiika ebiruubirirwa byo eby’omwoyo:

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share