Ddesemba 19-25
ISAAYA 11-16
- Oluyimba 143 n’Okusaba 
- Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera) 
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
- “Ensi Erijjula Okumanya Yakuwa”: (Ddak. 10) - Is 11:3-5—Wajja kubaawo obutuukirivu emirembe gyonna (ip-1-E 160-161 ¶9-11) 
- Is 11:6-8—Wajja kubaawo emirembe wakati w’abantu n’ensolo (w12 9/15 9-10 ¶8-9) 
- Is 11:9—Abantu bonna bajja kuyiga amakubo ga Yakuwa (w16.06 8 ¶9; w13 6/1 7) 
 
- Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8) - Is 11:1, 10—Mu ngeri ki Yesu Kristo gy’ali ‘ekikolo kya Yese’ ate nga mu kiseera kye kimu nsibuka ‘eyava mu mirandira gya Yese’? (w07 3/1 7 ¶6) 
- Is 13:17—Lwaki Abameedi baali batwala ffeeza ng’ekintu ekitaliimu era nga tebasanyukira zzaabu? (w07 3/1 8 ¶10) 
- Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa? 
- Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza? 
 
- Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Is 13:17–14:8 
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
- Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Yob 34:10—Yigiriza Amazima. 
- Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Mub 8:9; 1Yo 5:19—Yigiriza Amazima. 
- Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) lv 54 ¶9—Laga engeri gye tuyinza okutuuka ku mutima gw’omuyizi. 
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
- “Yakuwa by’Atuyigiriza Bituyamba Okwewala Obusosoze”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo erina omutwe, Johny ne Gideon Abaali Bataagalana Kati ba Luganda. 
- Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 5 ¶7-15 
- Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3) 
- Oluyimba 151 n’Okusaba - Mujjukizibwa: Muwulirize oluyimba olwo omulundi gumu oluvannyuma muluyimbire wamu.