Jjulaayi 24-30
EZEEKYERI 21-23
Oluyimba 99 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Obwakabaka Buliko Nnyini Bwo”: (Ddak. 10)
Ezk 21:25—“Omwami wa Isirayiri omubi” yali Kabaka Zeddeekiya (w07 7/1 13 ¶11)
Ezk 21:26—Obufuzi bwa bakabaka abaava mu lunyiriri lwa Dawudi abaafugiranga mu Yerusaalemi bwandikomye (w11 8/15 9 ¶6)
Ezk 21:27—Obwakabaka obwo ‘nnyini bwo’ ye Yesu Kristo (w14 10/15 10 ¶14)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Ezk 21:3—Ekitala Yakuwa ky’asowolayo mu kiraato kyakyo kye ki? (w07 7/1 14 ¶1)
Ezk 23:49—Nsobi ki eyogerwako mu ssuula 23, era kiki kye tuyigamu? (w07 7/1 14 ¶6)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Ezk 21:1-13
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) fg—Beera ng’amaze okumulaga vidiyo erina omutwe, Omuntu Ayigirizibwa Atya Bayibuli? era mugikubaganyeeko ebirowoozo.
Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) bhs—Ng’ozzeeyo eri omuntu gw’otera okuwa magazini. Beera ng’amaze okumulaga vidiyo erina omutwe, Omuntu Ayigirizibwa Atya Bayibuli? era mugikubaganyeeko ebirowoozo.
Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bhs lup. 217, Ebyongerezeddwako Na. 22
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Engeri Gye Tusaanidde Okweyisaamu nga Tutuuse ku Mulyango gw’Omuntu”: (Ddak. 15) Kwogera nga kwa kuweebwa mulabirizi w’obuweereza. Musooke mulabe vidiyo eraga bye tusaanidde okwewala nga tutuuse ku mulyago gw’omuntu.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 14 ¶15-19, akas. ku lup. 167
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 106 n’Okusaba