LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb18 Jjanwali lup. 4
  • Jjanwali 15-21

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Jjanwali 15-21
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Jjanwali lup. 4

Jjanwali 15-21

MATAYO 6-7

  • Oluyimba 21 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Musooke Munoonyenga Obwakabaka”: (Ddak. 10)

    • Mat 6:10​—Obwakabaka kye kimu ku bintu Yesu bye yasooka okwogerako mu ssaala gye yawa ng’ekyokulabirako, era ekyo kiraga nti bukulu nnyo (bhs 178 ¶12)

    • Mat 6:24​—Tetuyinza kubeera baddu ba Katonda na ba byabugagga (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)

    • Mat 6:33​—Yakuwa akola ku byetaago by’abaweereza be abakulembeza Obwakabaka (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa; w16.07 12 ¶18)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Mat 7:12​—Tuyinza tutya okukolera ku kyawandiikibwa kino nga tutegeka ennyanjula ze tunaakozesa mu buweereza? (w14 5/15 14 ¶14-16)

    • Mat 7:28, 29​—Yesu bwe yabanga ayigiriza, abantu baakwatibwangako batya, era lwaki? (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Mat 6:1-18

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Tandika ng’okozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza bubaka bwaffe nga yekwasa ensonga gye batera okuwa mu kitundu kyammwe.

  • Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika ng’okozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Omuntu gwe wayogera naye ku mulundi ogwasooka taliiwo, naye osanzeewo omuntu omulala.

  • Okulaga Vidiyo ku Kuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 118

  • “Mulekere Awo Okweraliikirira”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Musooke mulabe ekitundu ekyaggibwa mu vidiyo erina omutwe, Bye Tuyiga mu Bigambo bya Yesu Ebiyamba Omuntu Okukuba Akafaananyi​—Mwetegereze Ebinnyonyi n’Amalanga.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 4

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 132 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share