LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb18 Maayi lup. 2
  • Maayi 7-13

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Maayi 7-13
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Maayi lup. 2

Maayi 7-13

MAKKO 7-8

  • Oluyimba 13 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Situla Omuti Gwo ogw’Okubonaabona Ongobererenga”: (Ddak. 10)

    • Mak 8:34​—Okusobola okugoberera Yesu, tulina okulekera awo okwetwala ffekka (“alekere awo okwetwala yekka” awannonnyolerwa ebiri mu Mak 8:34, nwtsty; w93 4/1 lup. 11 ¶14)

    • Mak 8:35-37​—Yesu yabuuza ebibuuzo bibiri ebituyamba okulowooza ku bintu ebisinga obukulu (w08 10/15 lup. 25-26 ¶3-4)

    • Mak 8:38​—Okugoberera Kristo kyetaagisa obuvumu (jy lup. 143 ¶4)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Mak 7:5-8​—Lwaki Abafalisaayo baakulirizanga nnyo eky’okunaaba mu ngalo? (w16.08 lup. 30 ¶1-4)

    • Mak 7:32-35​—Kiki kye tuyigira ku ngeri Yesu gye yakwatamu omusajja eyali kiggala? (w00 3/1 lup. 10 ¶9-11)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Mak 7:1-15

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako.

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bhs lup. 165-166 ¶6-7

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 51

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 5)

  • “Yamba Abaana Bo Basobole Okugoberera Kristo”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 19 ¶10-16, akasanduuko “Abasamaliya Baali Baani?”

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 60 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share