LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb18 Jjuuni lup. 6
  • Jjuuni 25–Jjulaayi 1

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Jjuuni 25–Jjulaayi 1
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Jjuuni lup. 6

Jjuuni 25–Jjulaayi 1

LUKKA 4-5

  • Oluyimba 37 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Ziyiza Ebikemo nga Yesu Bwe Yakola”: (Ddak. 10)

    • Luk 4:1-4​—Yesu teyatwalirizibwa kwegomba kwa mubiri (w13 8/15 lup. 25 ¶8)

    • Luk 4:5-8​—Yesu teyatwalirizibwa kwegomba kw’amaaso (w13 8/15 lup. 25 ¶10)

    • Luk 4:9-12​—Yesu yagaana okweraga [Mulabe vidiyo, Ekisenge kya Yeekaalu.] (“Ekisenge kya Yeekaalu” vidiyo eraga ebiri mu Luk 4:9, nwtsty; w13 8/15 lup. 26 ¶12)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Luk 4:17​—Kiki ekiraga nti Yesu yali amanyi bulungi Ebyawandiikibwa? (“omuzingo gwa nnabbi Isaaya” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 4:17, nwtsty)

    • Luk 4:25​—Ekyeya ekyaliwo mu biseera bya nnabbi Eriya, kyamala bbanga ki? (“yamala emyaka esatu n’emyezi mukaaga nga tetonnya” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 4:25, nwtsty)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Luk 4:31-44

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebyo ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe kaadi eragirira abantu ku JW.ORG.

  • Okuddiŋŋana okw’Okusatu: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ekyawandiikibwa kye weerondedde, era omuwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli.

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) jl essomo 28

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 28

  • “Emikutu Emigattabantu Gikozese mu Ngeri ey’Amagezi”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Emikutu Emigattabantu Gikozese mu Ngeri ey’Amagezi.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 26

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 105 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share