LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb19 Febwali lup. 5
  • Febwali 18-24

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Febwali 18-24
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
mwb19 Febwali lup. 5

Febwali 18-24

ABARUUMI 7-8

  • Oluyimba 27 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Olindirira nga Weesunga?”: (Ddak. 10)

    • Bar 8:19​—“Abaana ba Katonda” banaatera okubikkulwa (w12 7/15 lup. 11 ¶17)

    • Bar 8:20​—‘Ebitonde byalekebwa okufugibwa obutaliimu, naye ne biweebwa essuubi’ (w12 3/15 lup. 23 ¶11)

    • Bar 8:21​—Ebitonde bijja “kusumululwa okuva mu buddu bw’okuvunda” (w12 3/15 lup. 23 ¶12)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Bar 8:6​—Njawulo ki eriwo wakati ‘w’okulowooza eby’omubiri n’okulowooza eby’omwoyo’? (w17.06 lup. 3)

    • Bar 8:26, 27​—Yakuwa addamu atya okusaba kwaffe bwe tuba “tetulina bigambo bye tusobola kukozesa kwogera bituluma”? (w09 11/15 lup. 7 ¶20)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Bar 7:13-25 (th essomo 10)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 6)

  • Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 5 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Mubuulire ebiri mu vidiyo erina omutwe, Omuntu Ayigirizibwa Atya Bayibuli? (naye togimulaga). (th essomo 9)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 139

  • “Weeyongere Okulindirira n’Obugumiikiriza”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Tulina ‘Okudduka n’Obugumiikiriza’​—Beera Mukakafu nti Ojja Kufuna Empeera.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 55

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 124 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share