LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb19 Febwali lup. 5
  • ‘Olindirira nga Weesunga’?

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • ‘Olindirira nga Weesunga’?
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
  • Similar Material
  • Sanyukira Essuubi ly’Olina
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2012
  • Lindirira Enkomerero!
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2015
  • Situla Omuti Gwo ogw’Okubonaabona Ongobererenga
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • Yakuwa ky’Akoze Okukununula Okitwala nga kya Muwendo?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2009
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
mwb19 Febwali lup. 5

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ABARUUMI 7-8

‘Olindirira nga Weesunga’?

8:19-21

  • “Ebitonde”: be bantu abalina essuubi ery’okubeera ku nsi

  • “Okubikkulwa kw’abaana ba Katonda”: ekiseera abaafukibwako amafuta lwe baneegatta ku Yesu okuzikiriza enteekateeka ya Sitaani

  • “Ne biweebwa essuubi”: ekisuubizo kya Yakuwa eky’okununula abantu okuyitira mu kufa kwa Yesu n’okuzuukira kwe

  • ‘Okusumululwa okuva mu buddu bw’okuvunda’: okununulibwa mpolampola okuva mu bizibu ebireetebwa ekibi n’okufa

Ow’oluganda omuvubuka yeesomesa, addamu mu nkuŋŋaana, agaana omuwala atali Mujulirwa amwegwanyiza, yeesanyusaamu mu ngeri esaanira

Oyinza otya okulaga nti ‘weesunga nnyo era olindirira okubikkulwa kw’abaana ba Katonda’?

  • Nyiikirira okusoma Bayibuli, era saba Yakuwa akuwe omwoyo omutukuvu

  • Kozesa mu bujjuvu ebyo Yakuwa by’atuwa okusobola okunyweza okukkiriza kwaffe

  • Tokkiriza Sitaani kukulimbalimba nti okugoberera emitindo gya Katonda kikugira nnyo

  • Kolera ku ebyo by’oyiga

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share