EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | MAKKO 7-8
Situla Omuti Gwo ogw’Okubonaabona Ongobererenga
Yesu yagamba nti: ‘Tumugobererenga.’ Ekyo kitwetaagisa okugumiikiriza. Oyinza otya okukiraga nti ogoberera Yesu bwe kituuka ku . . .
kusaba?
kwesomesa?
kubuulira?
kubeerawo mu nkuŋŋaana?
kubaako by’oddamu mu nkuŋŋaana?