EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | MATAYO 16-17
Olina Ndowooza y’Ani?
Wadde nga Peetero yali ayogera mu bwesimbu, endowooza ye yali nkyamu era Yesu yamutereeza
Yesu yali akimanyi nti ekyo tekyali kiseera kya ‘kwesaasira.’ Ekyo kyennyini Sitaani kye yali ayagala Yesu akole mu kiseera ekyo ekyali ekikulu ennyo
Yesu yayogera ku bintu bisatu bye tulina okukola okulaga nti tulina endowooza ya Katonda. Ebintu ebyo bizingiramu ki?
Obuteetwala ffekka:
Okusitula omuti gwaffe ogw’okubonaabona:
Okweyongera okugoberera Yesu: