LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb18 Ssebutemba lup. 6
  • Yesu Yagulumiza Kitaawe

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Yesu Yagulumiza Kitaawe
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • Similar Material
  • Situla Omuti Gwo ogw’Okubonaabona Ongobererenga
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • Beera Mwetoowaze Abalala Bwe Bakutendereza
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Ngeri Ki Ennungi Yesu z’Alina?
    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!—Okukubaganya Ebirowoozo ku Bayibuli
  • Yesu Kristo—Omuminsani Eyasinga Bonna
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2008
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
mwb18 Ssebutemba lup. 6
Ekitiibwa n’ettendo Yesu abizza eri Kitaawe

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | YOKAANA 7-8

Yesu Yagulumiza Kitaawe

7:15-18, 28, 29; 8:29

Yesu yagulumiza Kitaawe mu byonna bye yayogera ne bye yakola. Yayagala abantu bamanye nti bye yali ayigiriza byava eri Katonda. N’olwekyo, yajulizanga Ebyawandiikibwa ng’ayigiriza. Abantu bwe baamutendereza olw’okuyigiriza obulungi, yabagambanga nti by’ayigiriza si bibye, wabula bya Kitaawe eyamutuma. Ekiruubirirwa kye kyali kya kumaliriza mulimu Yakuwa gwe yamuwa.—Yok 17:4.

Tuyinza tutya okukoppa Yesu . . .

  • nga tuyigiriza omuntu Bayibuli oba nga tuyigiriza ku pulatifoomu?

  • ng’abalala batutenderezza?

  • nga tusalawo engeri gye tunaakozesaamu ebiseera byaffe?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share