Okitobba 28–Noovemba 3
2 PEETERO 1-3
Oluyimba 114 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Mukuumire mu Birowoozo Byammwe Okujja kw’Olunaku lwa Yakuwa”: (Ddak. 10)
[Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya 2 Peetero.]
2Pe 3:9, 10—Olunaku lwa Yakuwa lujja kujja mu kiseera ekituufu (w07 1/1 lup. 20 ¶11)
2Pe 3:11, 12—Tulina okulowooza ku ekyo kye tusaanidde okubeera (w07 1/1 lup. 12 ¶18)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
2Pe 1:19—Ani ‘mmunyeenye y’oku makya,’ yavaayo ddi, era tumanya tutya nti ekyo kyamala dda okubaawo? (w08 11/15 lup. 22 ¶2)
2Pe 2:4—“Tatalo” kye ki, era bamalayika abajeemu baasuulibwamu ddi? (w08 11/15 lup. 22 ¶3)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) 2Pe 1:1-15 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.
Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 7)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5 oba obutawera) bhs lup. 154 ¶3-4 (th essomo 13)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Ekigambo kya Katonda Okyagala Kwenkana Wa?”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe ekitundu ekyaggibwa mu vidiyo erina omutwe, Baayagala Nnyo Bayibuli (William Tyndale).
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 88 ¶12-19
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 49 n’Okusaba