LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb23 Maayi lup. 7
  • Maayi 22-28

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Maayi 22-28
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Maayi lup. 7

Maayi 22-28

2 EBYOMUMIREMBE 25-27

  • Oluyimba 80 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Yakuwa Asobola Okukuwa Ekisingawo Ennyo ku Ekyo”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • 2By 26:4, 5—Ekyokulabirako kya Uzziya kituyigiriza ki ku ky’okuba ne mukkiriza munnaffe akuze mu by’omwoyo asobola okutuyamba okusalawo mu ngeri ey’amagezi? (w07 12/15 10 ¶1-2)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ­ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2By 25:1-13 (th essomo 12)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Mubuulire ku nteekateeka y’okuyigiriza abantu Bayibuli, era omuwe kaadi eraga enteekateeka y’okuyiga Bayibuli. (th essomo 2)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Mubuulire ebikwata ku mukutu gwaffe, era omuwe kkaadi eragirira abantu ku mukutu jw.org. (th essomo 15)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 10 ennyanjula n’akatundu 1-3 (th essomo 3)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 136

  • Obulamu Obutaggwaawo Busingira Wala Ekintu Kyonna ky’Oyinza Okwefiiriza (Mak 10:29, 30): (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, oluvannyuma obuuze abawuliriza ebibuuzo bino: Ebyo Yesu bye yayogera ebiri mu Makko 10:29, 30, byandituleetedde kukola ki? Yesu yeeyisa atya baganda be mu kusooka bwe bagaana okumukkiririzaamu? Ndowooza ki gye tusaanidde okuba nayo ku b’eŋŋanda zaffe abatali mu mazima?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 46

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 51 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share