LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb23 Maayi lup. 7
  • “Yakuwa Asobola Okukuwa Ekisingawo Ennyo ku Ekyo”

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • “Yakuwa Asobola Okukuwa Ekisingawo Ennyo ku Ekyo”
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Similar Material
  • “Weesige Yakuwa Katonda Wo”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Ddi lw’Osaanidde Okwesiga Yakuwa?
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Oganyulwa mu Bujjuvu mu Kigambo kya Katonda
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Bwe Tukuŋŋaana Awamu Tuganyulwa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Maayi lup. 7

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

“Yakuwa Asobola Okukuwa Ekisingawo Ennyo ku Ekyo”

Amaziya yapangisa abasirikale okulwanyisa abalabe ba Katonda (2By 25:5, 6)

Omusajja wa Katonda yagamba Amaziya obutagenda na basirikale abo (2By 25:7, 8; it-1-E lup. 1266 ¶6)

Yakuwa yali asobola okuwa Amaziya ekisingawo ne ku ssente ze yali awadde eggye lya Isirayiri (2By 25:9, 10)

Ebifaananyi: Mwannyinaffe ng’afumiitiriza ku mbeera z’obulamu za mirundi ebiri ez’enjawulo. 1. Ali wamu ne mukwano gwe atali Mujulirwa wa Yakuwa nga bagenda ku ssomero; ali wamu ne mwannyinaffe akuze mu myaka nga babuulira. 2. Ali ku mulimu era akola okutuusa ekiro; ayambako mu kuzimba ekizimbe ky’Obwakabaka era musanyufu. 3. Alina ky’alaga mukozi munne ng’ali ku mulimu; alina omukazi gw’ayigiriza Bayibuli.

WEEBUUZE: ‘Biki bye nnyinza okwefiiriza okusobola okweyongera okuweereza Yakuwa mu bujjuvu? Mikisa ki gye nnaafuna?’​—Mal 3:10; w21.08 lup. 30 ¶16.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share