-  1  - 
- Dawudi ne Abisaagi (1-4) 
- Adoniya ayagala okufuuka kabaka (5-10) 
- Nasani ne Basuseba babaako kye bakolawo (11-27) 
- Dawudi alagira bafuke amafuta ku Sulemaani (28-40) 
- Adoniya adduka n’agenda ku kyoto (41-53) 
 
-  2  - 
- Dawudi awa Sulemaani ebiragiro (1-9) 
- Dawudi afa; Sulemaani atuula ku ntebe (10-12) 
- Adoniya attibwa (13-25) 
- Abiyasaali agobebwa; Yowaabu attibwa (26-35) 
- Simeeyi attibwa (36-46) 
 
-  3  - 
- Sulemaani awasa muwala wa Falaawo (1-3) 
- Yakuwa alabikira Sulemaani mu kirooto (4-15) 
- Sulemaani alamula abakazi ababiri (16-28) 
 
-  4  - 
- Gavumenti ya Sulemaani (1-19) 
- Embeera ennungi mu bufuzi bwa Sulemaani (20-28) 
- Amagezi ga Sulemaani n’engero ze (29-34) 
 
-  5  
-  6  
-  7  - 
- Olubiri lwa Sulemaani (1-12) 
- Kiramu omukugu ayamba Sulemaani (13-47) - 
- Empagi ebbiri ez’ekikomo (15-22) 
- Ttanka y’amazzi ey’ekikomo (23-26) 
- Ebigaali ekkumi n’ebbenseni ez’ekikomo (27-39) 
 
- Ebintu by’omu yeekaalu ebya zzaabu bimalirizibwa (48-51) 
 
-  8  - 
- Essanduuko etwalibwa mu yeekaalu (1-13) 
- Sulemaani ayogera eri abantu (14-21) 
- Essaala ya Sulemaani nga yeekaalu eweebwayo (22-53) 
- Sulemaani awa abantu omukisa (54-61) 
- Ssaddaaka n’embaga ey’okutongoza yeekaalu (62-66) 
 
-  9  - 
- Yakuwa addamu okulabikira Sulemaani (1-9) 
- Ekirabo Sulemaani ky’awa Kabaka Kiramu (10-14) 
- Ebintu eby’enjawulo Sulemaani by’akola (15-28) 
 
- 10  
- 11  - 
- Bakazi ba Sulemaani bakyamya omutima gwe (1-13) 
- Abawakanya Sulemaani (14-25) 
- Yerobowaamu asuubizibwa okuweebwa ebika ekkumi (26-40) 
- Sulemaani afa; Lekobowaamu afuuka kabaka (41-43) 
 
- 12  - 
- Lekobowaamu addamu na bukambwe (1-15) 
- Ebika ekkumi byewaggula (16-19) 
- Yerobowaamu afuulibwa kabaka wa Isirayiri (20) 
- Lekobowaamu agaanibwa okulwana ne Isirayiri (21-24) 
- Yerobowaamu atandikawo okusinza ennyana (25-33) 
 
- 13  
- 14  
- 15  - 
- Abiyaamu, kabaka wa Yuda (1-8) 
- Asa, kabaka wa Yuda (9-24) 
- Nadabu, kabaka wa Isirayiri (25-32) 
- Baasa, kabaka wa Isirayiri (33, 34) 
 
- 16  - 
- Yakuwa asalira Baasa omusango (1-7) 
- Ela, kabaka wa Isirayiri (8-14) 
- Zimuli, kabaka wa Isirayiri (15-20) 
- Omuli, kabaka wa Isirayiri (21-28) 
- Akabu, kabaka wa Isirayiri (29-33) 
- Kyeri azimba Yeriko (34) 
 
- 17  - 
- Nnabbi Eriya alagula nti wajja kubaawo ekyeya (1) 
- Nnamuŋŋoona zireetera Eriya emmere (2-7) 
- Eriya akyalira nnamwandu e Zalefaasi (8-16) 
- Omwana wa nnammwandu afa era n’azuukizibwa (17-24) 
 
- 18  - 
- Eriya asisinkana Obadiya ne Akabu (1-18) 
- Eriya ne bannabbi ba Bbaali e Kalumeeri (19-40) 
- Ekyeya ekyamala emyaka esatu n’ekitundu kikoma (41-46) 
 
- 19  - 
- Eriya adduka Yezebeeri (1-8) 
- Yakuwa alabikira Eriya e Kolebu (9-14) 
- Eriya afuka amafuta ku Kazayeeri, ku Yeeku, ne ku Erisa (15-18) 
- Erisa alondebwa okusikira Eriya (19-21) 
 
- 20  - 
- Abasuuli balwana ne Akabu (1-12) 
- Akabu awangula Abasuuli (13-34) 
- Obunnabbi obukwata ku Akabu (35-43) 
 
- 21  - 
- Akabu yeegwanyiza ennimiro ya Nabbosi ey’emizabbibu (1-4) 
- Yezeberi akola olukwe olw’okutta Nabbosi (5-16) 
- Eriya abuulira Akabu ebintu ebibi ebinaamutuukako (17-26) 
- Akabu yeetoowaza (27-29) 
 
- 22  - 
- Yekosafaati akolagana ne Akabu (1-12) 
- Mikaaya alagula nti Akabu ajja okuwangulwa (13-28) 
- Akabu attibwa e Lamosu-gireyaadi (29-40) 
- Yekosafaati afuga Yuda (41-50) 
- Akaziya kabaka wa Isirayiri (51-53)