-  1  
-  2  - 
- Eriya atwalibwa mu mbuyaga (1-18) 
- Erisa alongoosa amazzi g’omu Yeriko (19-22) 
- Eddubu litta abaana mu Beseri (23-25) 
 
-  3  - 
- Yekolaamu, kabaka wa Isirayiri (1-3) 
- Mowaabu ejeemera Isirayiri (4-25) 
- Mowaabu ewangulwa (26, 27) 
 
-  4  - 
- Erisa ayaza amafuta ga nnamwandu (1-7) 
- Omukazi Omusunamu akyaza Erisa (8-16) 
- Omukazi afuna omwana; omwana afa (17-31) 
- Erisa azuukiza omwana (32-37) 
- Erisa akola ekyamagero enva ne zisobola okuliika (38-41) 
- Erisa akola ekyamagero emmere n’eba nnyingi (42-44) 
 
-  5  
-  6  
-  7  - 
- Erisa alagula nti enjala ejja kukoma (1, 2) 
- Emmere esangibwa mu lusiisira lw’Abasuuli lwe baabulidde (3-15) 
- Obunnabbi bwa Erisa butuukirira (16-20) 
 
-  8  - 
- Omukazi Omusunamu addizibwa ettaka lye (1-6) 
- Erisa, Beni-kadadi, ne Kazayeeri (7-15) 
- Yekolaamu, kabaka wa Yuda (16-24) 
- Akaziya, kabaka wa Yuda (25-29) 
 
-  9  - 
- Yeeku afukibwako amafuta okuba kabaka wa Isirayiri (1-13) 
- Yeeku atta Yekolaamu ne Akaziya (14-29) 
- Yezebeeri attibwa; embwa zirya omulambo gwe (30-37) 
 
- 10  - 
- Yeeku atta ab’ennyumba ya Akabu (1-17) 
- Yeeku atta abasinza ba Bbaali (18-27) 
- Obufuzi bwa Yeeku (28-36) 
 
- 11  - 
- Asaliya awamba obwakabaka (1-3) 
- Yekowaasi afuulibwa kabaka mu kyama (4-12) 
- Asaliya attibwa (13-16) 
- Yekoyaada aleetawo enkyukakyuka (17-21) 
 
- 12  - 
- Yekowaasi, kabaka wa Yuda (1-3) 
- Yekowaasi addaabiriza yeekaalu (4-16) 
- Abasuuli balumba Yerusaalemi (17, 18) 
- Yekowaasi attibwa (19-21) 
 
- 13  - 
- Yekoyakazi, kabaka wa Isirayiri (1-9) 
- Yekowaasi, kabaka wa Isirayiri (10-13) 
- Erisa agezesa Yekowaasi (14-19) 
- Erisa afa; omusajja akoona ku magumba ge n’azuukira (20, 21) 
- Obunnabbi bwa Erisa obwasembayo butuukirira (22-25) 
 
- 14  - 
- Amaziya, kabaka wa Yuda (1-6) 
- Olutalo ne Edomu ne Isirayiri (7-14) 
- Yekowaasi afa (15, 16) 
- Amaziya afa (17-22) 
- Yerobowaamu II, kabaka wa Isirayiri (23-29) 
 
- 15  - 
- Azaliya, kabaka wa Yuda (1-7) 
- Bakabaka ba Isirayiri abaasembayo: Zekkaliya (8-12), Salumu (13-16), Menakemu (17-22), Pekakiya (23-26), Peka (27-31) 
- Yosamu, kabaka wa Yuda (32-38) 
 
- 16  - 
- Akazi, kabaka wa Yuda (1-6) 
- Akazi agula Abaasuli (7-9) 
- Akazi akoppa ekyoto ky’abasinza ab’obulimba (10-18) 
- Akazi afa (19, 20) 
 
- 17  - 
- Koseya, kabaka wa Isirayiri (1-4) 
- Okugwa kwa Isirayiri (5, 6) 
- Abayisirayiri bawaŋŋangusibwa olw’okuva ku Katonda (7-23) 
- Abagwira basenzebwa mu bibuga by’omu Samaliya (24-26) 
- Okusinza kw’Abasamaliya (27-41) 
 
- 18  - 
- Keezeekiya, kabaka wa Yuda (1-8) 
- Okugwa kwa Isirayiri (9-12) 
- Sennakeribu alumba Yuda (13-18) 
- Labusake asoomooza Yakuwa (19-37) 
 
- 19  - 
- Keezeekiya anoonya obuyambi bwa Yakuwa okuyitira mu Isaaya (1-7) 
- Sennakeribu atiisatiisa Yerusaalemi (8-13) 
- Essaala ya Keezeekiya (14-19) 
- Isaaya ayogera Yakuwa ky’agambye (20-34) 
- Malayika atta Abaasuli 185,000 (35-37) 
 
- 20  
- 21  
- 22  - 
- Yosiya, kabaka wa Yuda (1, 2) 
- Ebikwata ku kuddaabiriza yeekaalu (3-7) 
- Ekitabo ky’Amateeka kizuulibwa (8-13) 
- Obunnabbi bwa Kuluda (14-20) 
 
- 23  - 
- Yosiya aleetawo enkyukakyuka (1-20) 
- Okuyitako kukwatibwa (21-23) 
- Yosiya aleetawo enkukakyuka endala (24-27) 
- Yosiya afa (28-30) 
- Yekoyakazi, kabaka wa Yuda (31-33) 
- Yekoyakimu, kabaka wa Yuda (34-37) 
 
- 24  - 
- Yekoyakimu ajeema era afa (1-7) 
- Yekoyakini, kabaka wa Yuda (8, 9) 
- Okuwaŋŋangusibwa e Babulooni okwasooka (10-17) 
- Zeddeekiya, kabaka wa Yuda; ajeema (18-20) 
 
- 25  - 
- Nebukadduneeza azingiza Yerusaalemi (1-7) 
- Yerusaalemi ne yeekaalu bizikirizibwa; okuwaŋŋangusibwa okw’okubiri (8-21) 
- Gedaliya afuulibwa gavana (22-24) 
- Gedaliya atemulwa; abantu baddukira e Misiri (25, 26) 
- Yekoyakini ateebwa e Babulooni (27-30)