NAKKUMU EBIRIMU 1 Katonda awoolera eggwanga ku balabe be (1-7) Katonda ayagala abantu okumwemalirako (2) Yakuwa amanyi abo abaddukira gy’ali (7) Nineeve kijja kusaanyizibwawo ddala (8-14) Ennaku tejja kujja mulundi gwa kubiri (9) Amawulire amalungi galangirirwa eri Yuda (15) 2 Nineeve kya kuzikirizibwa (1-13) “Emiryango gy’emigga giriggulwawo” (6) 3 “Zisanze ekibuga ekiyiwa omusaayi!” (1-19) Ensonga lwaki Nineeve kisaliddwa omusango (1-7) Nineeve kya kugwa nga No-amoni (8-12) Mu buli ngeri Nineeve kiteekwa okugwa (13-19)