Ennyanjula
Lipoota ziraga nti omuwendo gw’abatiini oba abavubuka abalina obulwadde obw’okwennyamira gweyongedde nnyo.
Kiki ekiyinza okubayamba?
Magazini ya “Zuukuka!” eno erimu amagezi agasobola okuyamba abatiini abalina obulwadde obwo, era eraga n’ebyo abazadde bye basobola okukola okuyamba abaana abo.