Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu:
Etteeka erisinga obukulu lye liruwa, era lwaki kikulu okuligondera? (Mat. 22:37, 38; Mak. 12:30)
Biki ebinaatuyamba okwewala okwagala ensi? (1 Yok. 2:15-17)
Tuyinza tutya okuyigiriza abalala ‘okwagala erinnya lya Yakuwa’? (Is. 56:6, 7)
Tuyinza tutya okulaga baganda baffe okwagala okutaliimu bukuusa? (1 Yok. 4:21)
Abazadde bayinza batya okuyigiriza abaana baabwe okwagala Yakuwa? (Ma. 6:4-9)
Oyinza otya okukiraga nti Yakuwa ye mukwano gwo asingayo? (1 Yok. 5:3)
Biki ebinaatuyamba okweyongera okwagala Yakuwa? (Kub. 2:4, 5)