Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu:
“Etteeka lya Kristo” kye ki? (Bag. 6:2)
Tuyinza tutya okutuukiriza etteeka lya Kristo wadde ng’abantu abalala tebatulaba? (1 Kol. 10:31)
Tuyinza tutya okutuukiriza etteeka lya Kristo mu buweereza? (Luk. 16:10; Mat. 22:39; Bik. 20:35)
Lwaki etteeka lya Kristo lisinga Amateeka ga Musa? (1 Pet. 2:16)
Abafumbo n’abazadde bayinza batya okutuukiriza etteeka lya Kristo mu maka gaabwe? (Bef. 5:22, 23, 25; Beb. 5:13, 14)
Oyinza otya okutuukiriza etteeka lya Kristo ng’oli ku ssomero? (Zab. 1:1-3; Yok. 17:14)
Tuyinza tutya okwagala abalala nga Yesu bwe yatwagala? (Bag. 6:1-5, 10)