Olwomukaaga
“Booleka obuvumu nga babuulira ekigambo kya Katonda awatali kutya”—ABAFIRIPI 1:14
KU MAKYA
3:20 Vidiyo ey’Ennyimba
3:30 Oluyimba 76 n’Okusaba
3:40 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Beera Muvumu . . .
Omuyizi wa Bayibuli (Ebikolwa 8:35, 36; 13:48)
Omuvubuka (Zabbuli 71:5; Engero 2:11)
Omubuulizi (1 Abassessalonika 2:2)
Omwami oba Omukyala Omufumbo (Abeefeso 4:26, 27)
Omuzadde (1 Samwiri 17:55)
Payoniya (1 Bassekabaka 17:6-8, 12, 16)
Omukadde mu Kibiina (Ebikolwa 20:28-30)
Bw’Oba ng’Okaddiye (Danyeri 6:10, 11; 12:13)
4:50 Oluyimba 119 n’Ebirango
5:00 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Tokoppa Batiitiizi, Koppa Abavumu!
Tokoppa Bakessi Ekkumi, Koppa Yoswa ne Kalebu (Okubala 14:7-9)
Tokoppa Batuuze b’e Merozi, Koppa Yayeeri (Ekyabalamuzi 5:23)
Tokoppa Bannabbi ab’Obulimba, Koppa Mikaaya (1 Bassekabaka 22:14)
Tokoppa Uliya, Koppa Yeremiya (Yeremiya 26:21-23)
Tokoppa Omufuzi Omugagga, Koppa Pawulo (Makko 10:21, 22)
5:45 OKUBATIZIBWA: “Tetuli Abo Abadda Ennyuma”! (Abebbulaniya 10:35, 36, 39; 11:30, 32-34, 36; 1 Peetero 5:10)
6:15 Oluyimba 38 n’Okuwummulamu
OLWEGGULO
7:35 Vidiyo ey’Ennyimba
7:45 Oluyimba 111
7:50 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Yigira ku Bitonde Okuba Omuvumu
Empologoma (Mikka 5:8)
Embalaasi (Yobu 39:19-25)
Obukolwa (Zabbuli 91:3, 13-15)
Obunuunansubi (1 Peetero 3:15)
Enjovu (Engero 17:17)
8:40 Oluyimba 60 n’Ebirango
8:50 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Engeri Baganda Baffe Gye Boolekamu Obuvumu mu . . .
Afirika (Matayo 10:36-39)
Asiya (Zekkaliya 2:8)
Bulaaya (Okubikkulirwa 2:10)
Amerika ow’Ebukiikakkono (Isaaya 6:8)
Oceania (Zabbuli 94:14, 19)
Amerika ow’Ebukiikaddyo (Zabbuli 34:19)
10:15 Beera Muvumu, Naye Teweesigama ku Busobozi Bwo! (Engero 3:5, 6; Isaaya 25:9; Yeremiya 17:5-10; Yokaana 5:19)
10:50 Oluyimba 3 n’Okusaba Okufundikira