Sanyusa Omutima gwa Yakuwa!
KU MAKYA
3:30 Obuyimba
3:40 Oluyimba 29 n’Okusaba
3:50 Sanyusa Omutima gwa Yakuwa!
4:05 Okwogera Okwawuziddwamu: Koppa Engeri za Yakuwa Ennya Enkulu
• Obwenkanya
• Amaanyi
• Amagezi
• Okwagala
5:05 Oluyimba 81 n’Ebirango
5:15 Gulumiza Katonda nga “Weeyongera Okubala Ebibala Bingi”
5:30 Okwewaayo n’Okubatizibwa
6:00 Oluyimba 49
OLWEGGULO
7:10 Obuyimba
7:20 Oluyimba 28 n’Okusaba
7:30 Okwogera kwa Bonna: Oyinza Otya Okusanyusa Omutima gwa Yakuwa?
8:00 Okuwumbawumbako Omunaala gw’Omukuumi
8:30 Oluyimba 35 n’Ebirango
8:40 Okwogera Okwawuziddwamu: Sanyusa Yakuwa . . .
• Mu Bulamu Bwo
• Mu Maka Go
• Mu Kibiina
• Mu Kitundu gy’Obeera
9:40 “Essanyu lya Yakuwa Kye Kigo Kyammwe”
10:15 Oluyimba 110 n’Okusaba