LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • syr22 lup. 2
  • Emiwendo Emigatte Egya 2022

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Emiwendo Emigatte Egya 2022
  • Lipoota y’Obuweereza ey’Ensi Yonna ey’Abajulirwa ba Yakuwa eya 2022
  • Similar Material
  • Emiwendo Emigatte Egya 2021
    Lipoota y’Obuweereza ey’Ensi Yonna ey’Abajulirwa ba Yakuwa eya 2021
  • Emiwendo Emigatte Egya 2023
    Lipoota y’Obuweereza ey’Ensi Yonna ey’Abajulirwa ba Yakuwa eya 2023
  • Emiwendo Emigatte Egya 2019
    Alipoota y’Obuweereza ey’Ensi Yonna ey’Abajulirwa ba Yakuwa eya 2019
  • Emiwendo Emigatte Egya 2018
    Alipoota y’Obuweereza ey’Ensi Yonna ey’Abajulirwa ba Yakuwa eya 2018
See More
Lipoota y’Obuweereza ey’Ensi Yonna ey’Abajulirwa ba Yakuwa eya 2022
syr22 lup. 2

Emiwendo Emigatte Egya 2022

  • Ofiisi z’Amatabi ez’Abajulirwa ba Yakuwa: 86

  • Ensi Omulimu Gwaffe Gye Gukolebwa: 239

  • Ebibiina: 117,960

  • Abaaliwo ku Kijjukizo mu Nsi Yonna: 19,721,672

  • Abaalya ku Mugaati era ne Banywa ku Nvinnyo: 21,150

  • Ababuulizi Bonna a: 8,699,048

  • Ababuulizi Ababuulira Buli Mwezi: 8,514,983

  • Okweyongera Okubaddewo Okuva mu 2021: 0.4

  • Abaabatizibwa b: 145,552

  • Abaaweereza nga Bapayoniyac Buli Mwezi: 1,489,252

  • Abaaweereza nga Bapayoniya Abawagizi Buli Mwezi: 381,310

  • Essaawa ze Baamala nga Babuulira: 1,501,797,703

  • Abayizi ba Bayibulid Buli Mwezi: 5,666,996

Mu mwaka gw’obuweereza ogwa 2022,e Abajulirwa ba Yakuwa baakozesa obukadde bwa ddoola 242 okulabirira bapayoniya, abaminsani, n’abalabirizi abakyalira ebibiina mu buweereza bwabwe. Mu nsi yonna, abaweereza ku ofiisi z’amatabi bali 21,629. Bonna bali mu buweereza obw’ekiseera kyonna

a Omubuulizi y’oyo eyeenyigira mu kubuulira amawulire amalungi agakwata ku Bwakabaka bwa Katonda. (Matayo 24:14) Okusobola okutegeera engeri gye tumanyaamu omuwendo gw’ababuulizi, laba ekitundu ekiri ku jw.org ekirina omutwe, “How Many of Jehovah’s Witnesses Are There Worldwide?” (“Abajulirwa ba Yakuwa Bali Bameka mu Nsi Yonna?”)

b Okumanya ebisaanyizo omuntu by’alina okutuukiriza okusobola okubatizibwa ng’omu ku Bajulirwa ba Yakuwa, laba ekitundu ekiri ku jw.org ekirina omutwe, “How Do I Become One of Jehovah’s Witnesses?” (“Nfuuka Ntya Omujulirwa wa Yakuwa?”)

c Payoniya ye Mujulirwa wa Yakuwa assaawo ekyokulabirako ekirungi era eyeewaayo okubuulira amawulire amalungi okumala essaawa engereke buli mwezi.

d Okumanya ebisingawo laba ekitundu ekiri ku jw.org ekirina omutwe, Enteekateeka y’Abajulirwa ba Yakuwa ey’Okuyigiriza Abantu Bayibuli Ebeera Etya?

e Omwaka gw’obuweereza ogwa 2022 gwatandika Ssebutemba 1, 2021, ne guggwaako nga Agusito 31, 2022.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share