LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • syr23 lup. 2
  • Emiwendo Emigatte Egya 2023

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Emiwendo Emigatte Egya 2023
  • Lipoota y’Obuweereza ey’Ensi Yonna ey’Abajulirwa ba Yakuwa eya 2023
  • Similar Material
  • Emiwendo Emigatte Egya 2022
    Lipoota y’Obuweereza ey’Ensi Yonna ey’Abajulirwa ba Yakuwa eya 2022
  • Emiwendo Emigatte Egya 2024
    Lipoota y’Obuweereza ey’Ensi Yonna ey’Abajulirwa ba Yakuwa eya 2024
  • Emiwendo Emigatte Egya 2021
    Lipoota y’Obuweereza ey’Ensi Yonna ey’Abajulirwa ba Yakuwa eya 2021
  • Emiwendo Emigatte Egya 2018
    Alipoota y’Obuweereza ey’Ensi Yonna ey’Abajulirwa ba Yakuwa eya 2018
See More
Lipoota y’Obuweereza ey’Ensi Yonna ey’Abajulirwa ba Yakuwa eya 2023
syr23 lup. 2

Emiwendo Emigatte Egya 2023

  • Ofiisi z’Amatabi ez’Abajulirwa ba Yakuwa: 85

  • Ensi Omulimu Gwaffe Gye Gukolebwa:  239

  • Ebibiina: 118,177

  • Abaaliwo ku Kijjukizo mu Nsi Yonna: 20,461,767

  • Abaalya ku Mugaati era ne Banywa ku Nvinnyo: 22,312

  • Ababuulizi Bonnaa: 8,816,562

  • Ababuulizi Ababuulira Buli Mwezi: 8,625,042

  • Okweyongera Okubaddewo Okuva mu 2022: 1.3

  • Abaabatizibwab: 269,517

  • Abaaweereza nga Bapayoniyac Buli Mwezi: 1,570,906

  • Abaaweereza nga Bapayoniya Abawagizi Buli Mwezi: 738,457

  • Essaawa ze Baamala nga Babuulira: 1,791,490,713

  • Abayizi ba Bayibulid Buli Mwezi: 7,281,212

Omwaka gw’obuweereza ogwa 2023 gwatandika okuva nga Ssebutemba 1, 2022, okutuuka nga Agusito 31, 2023.

a Omubuulizi y’oyo eyeenyigira mu kubuulira amawulire amalungi agakwata ku Bwakabaka bwa Katonda. (Matayo 24:14) Okusobola okutegeera engeri gye tumanyaamu omuwendo gw’ababuulizi, laba ekitundu ekiri ku jw.org ekirina omutwe, “How Many of Jehovah’s Witnesses Are There Worldwide?” (“Abajulirwa ba Yakuwa Bali Bameka mu Nsi Yonna?”)

b Okumanya ebisaanyizo omuntu by’alina okutuukiriza okusobola okubatizibwa ng’omu ku Bajulirwa ba Yakuwa, laba ekitundu ekiri ku jw.org ekirina omutwe, “How Do I Become One of Jehovah’s Witnesses?” (“Nfuuka Ntya Omujulirwa wa Yakuwa?”)

c Payoniya ye Mujulirwa wa Yakuwa assaawo ekyokulabirako ekirungi era eyeewaayo okubuulira amawulire amalungi okumala essaawa engereke buli mwezi.

d Okumanya ebisingawo laba ekitundu ekiri ku jw.org ekirina omutwe, Enteekateeka y’Abajulirwa ba Yakuwa ey’Okuyigiriza Abantu Bayibuli Ebeera Etya?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share